
Latest sermon
2 Bassekabaka 5:1-27 Teri Katonda Wabula Mukama
Nov 25, 2026 · 51m
2 Bassekabaka 5:1-27 Teri Katonda Wabula Mukama
More sermons

2 Bassekabaka 4:1-37 Ffenna Twetaaga Katonda
Nov 10, 2026 · 57m
Mukama Katonda nga bw’ali Katonda w’abantu bonna, era akolera abantu bonna mu ngeri zonna okusinziira ku biki bye bayitamu. Kino tukirabira ku bakazi bano ababiri mu ssuula eno Mukama be yakolera...

2 Bassekabaka 3:1-27 Ekigambo Kya Mukama Kituwanguza
Nov 4, 2026 · 53m
Mu ntalo zonna tuli bawanguzi n’okukirawo mu Kristo Yesu oyo atuwa amaanyi. Entalo ez’omubiri n’ez’omwoyo ku kibi, tulina obuwanguzi mu Kigambo kya Katonda n’omusaalaba gwa Mukama waffe Yesu Kristo.

2 Bassekabaka 2:1-25 Mukama Ayita Era Atwala Abaweereza
Oct 27, 2026 · 53m
Buli lunaku olukya, na buli mukisa ogutuweebwa okubaako kye tukola eri abantu ba Katonda tulutwalenga nga lwa mugaso ne bye tulina okulukoleramu bibe ebyo ebitalitukwasa nsonyi mu maaso ga Katonda...

Tofiira Mu Maaso Ga Muwonya _ 2 Bassekabaka 1_1-18 [10-18-26]
Oct 20, 2026 · 57m
Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna ye Katonda ajjudde ekisa n’okusaasira eri buli muntu ajja gy’ali ng’anoonya okusaasirwa okuva gy’ali. Wabula abalina okumanya ku bimukwatako ne bategeera ye y’ani,...

Obukakanyavu Bw'emitima Butwaala mu Kuzikirira _ 1Bassekabaka 22 [10-11-26]
Oct 13, 2026 · 1h 5m
Obukakanyavu Bw'emitima Butwaala mu Kuzikirira _ 1Bassekabaka 22

Okwagala Ebintu Kye Kikolo Ky’ebibi Byonna _ 1Bassekabaka 21 [10-04-2026]
Oct 6, 2026 · 1h 0m
Okwagala Ebintu Kye Kikolo Ky’ebibi Byonna _ 1Bassekabaka 21

Mukama atuwanguza lwa'kisa _ 1Bassekabaka 20 [09-27-2026]
Sep 30, 2026 · 47m
Mukama atuwanguza lwa'kisa _ 1Bassekabaka 20

Mukama amanyi, afaayo era atubeera _ 1 Bassekabaka 19 [09-20-2026]
Sep 23, 2026 · 54m
Mukama amanyi, afaayo era atubeera _ 1 Bassekabaka 19

Mukama Ye Katonda _ 1 Bassekabaka 18_1-46 [09-13-2026]
Sep 16, 2026 · 56m
Ekitundu ky’ebyawandiikibwa kino kitwoleka nti mu mbeera zonna, Katonda asigaza abantu abamusinza mu mazima era nga muno mwe mwali Obadiya. Wakati mu kuttibwa kwa bannabbi ba Mukama mu Isiraeri,...

Bw’oli Mukkiriza, Manya _ 1 Bassekabaka 17_1-24 [09-06-26]
Sep 8, 2026 · 50m
Katonda ajja kusigala nga ye Katonda eyatutonda, atulinako obuyinza ne bwe tunadduka okuva ku by’atwetaaza. Kino nno kye kigenda okuvaako ebibonerezo eby’olubeereerera eri abamujeemera n’emirembe...

Mukama Afuge Emitima Gyaffe _ 1 Bassekabaka 15 ne 16 [08-30-2026]
Sep 1, 2026 · 52m
Emitima gyaffe ng’abantu gisalawo bingi mu bulungi bw’amawanga gaffe, amaka gaffe, emirimo gyaffe, ekkanisa zaffe, obuweereza bwaffe, enkolagana zaffe n’abantu ba bannaffe. Abalina emitima egitatya...

Bw’omamaya Nti Katonda Alaba… _ 1 Bassekabaka 14_1-31 [08-23-2026]
Aug 26, 2026 · 50m
Bwe tutegeera nti ye Katonda alaba era tunaddangamu n’okukola ebyo ebigwanira okulabwa amaaso ge agalaba buli wamu era agalaba buli kimu. Tuwenga Mukama ekitiibwa ekija mw’ekyo kyali era kye...

Mukama Yakola Byonna Atusaasire _ 1 Bassekabaka 13_1-34 [08-16-2026]
Aug 18, 2026 · 52m
Okufa kwa Kristo kulaga obukalaativu bwa Katonda ku kubonereza obujeemu gy’ali nti kubanga ajja kubonereza abajeemu gy’ali, kye yava awa bonna akabonero n’obuddukiro obuwonya omusango okuyita mu...

Gonderanga Obuyinza Bwa Katonda _1 Bassekabaka 12_1-33 [08-09-2026]
Aug 12, 2026 · 46m
Katonda ayinza byonna, amanyi byonna, tewali kintu na kimu kibaawo nga tamanyi era tewali kiyinza kubaawo ekisukkuluma obuyinza bwe, okumanya kwe wamu n’amaanyi ge.

Twekuumirenga mukkukiriza ne mukutya Mukama _ 1 Bassekabaka 11_1-43 [08-02-2026]
Aug 4, 2026 · 57m
Twekuumirenga mukkukiriza ne mukutya Mukama

Katonda By’atuwa Bimumanyise _ 1 Bassekabaka 10_1-29 [07-26-2026]
Jul 29, 2026 · 49m
Buli kintu ekisikiriza bantu abalala okujja gy’oli kimanye nti Mukama akuwadde mukisa okukozesa ekintu ekyo okulaga abantu abo b’aleese mu ngeri eyo okumutegeera nti ye Katonda. Kino kitegeeza nti...

Mukama Mwesigwa _ 1 Bassekabaka 8_54-9_1-29 [07-19-2026]
Jul 21, 2026 · 55m
i. Mukama atuukiriza ebisuubizo bye eri abantu be. ii. Mukama awulira okusaba akw’abantu be era addamuu bwe tusaba. iii. Ebimu ku bigenderwa bya Katonda okulaga enkolagana ye n’abantu be omuli okukola...

Tuwulirenga Ayi Makama Otusaasire _ 1Bassekabaka 8 [07-12-2026]
Jul 14, 2026 · 1h 9m
Okusaba kwaffe kusinziire ku nkolagana gyetulina ne Katonda, n'okumumanya ki ky'ali.

Mukama Y'atusobozesa By'atwetaaza _ 1 Bassekabaka 7_1-51 [07-05-2026]
Jul 8, 2026 · 54m
Buli kintu n’obumanyirivu bwonna Katonda bw’atuwa aba atuwadde busobozi bwa kutuukiriza bigendererwa Bye eri bantu bannaffe okubasobozesa nabo okutuukiriza ebigendererwa bya Katonda mu bwakabaka...
Is this your podcast?
Claim CCK Luganda for free to edit this page and see how your sermons are doing in the Getsermons app. If you ever change podcast hosts, your followers and history here move with you.
Take these sermons with you.
Follow CCK Luganda in the Getsermons app to get every new sermon, build playlists, and pick up right where you left off.