
Sermons

1 Bassekabaka 5 ne 6 _ Kristo Yekaalu Esinga Eya Sulemaani [06-28-2026]
Jun 30, 2026 · 55m
Leero Katonda atuwadde okubeerawo kwe okuyita mu Mukama waffe Yesu Kristo eyayambala omubiri gw’abantu, n’agufuula Yekaalu ya Katonda esinga eyazimbibwa Sulemaani.

Kabaka Asinga Suleiman Ajja_ 1 Bassekabaka 4_1-34 [06-21-2026]
Jun 23, 2026 · 48m
Kabaka Asinga Suleiman Ajja_ 1 Bassekabaka 4_1-34 [06-21-2026]

Katonda Addamu Okusaba _ 1 Bassekabaka 3_1-28 [06-14-2026]
Jun 18, 2026 · 53m
Katonda ayagala okweraga eri omuntu era ne leero yeeraga gye tuli mu Byawandiikibwa, mu Mwana we Yesu Kristo naye era nga bw’ali Katonda, ayinza okweraga ng’akozesa engeri ez’enjawulo.

Ddamu Bulungi eri Ekisa Kya Katonda _ 1 Bassekabaka 2_13-46 [06-07-2026]
Jun 9, 2026 · 50m
Katonda waffe ye Katonda atuukiriza ebisuubizo, obunnabbi ne bwe biba nga birina gwe bitasanyusa. Naye ajja kusigala nga mwesigwa okubonereza olw’obubi eri abateenenya n’okuwa okubulokozi eri abo...

Kristo Kabaka Atafa _ 1 Bassekabaka 2_1-12 [05-31-26]
Jun 2, 2026 · 47m
Abafuzi b’ensi bafa naye abakkiriza Kristo tuli wansi w’obufuzi bwa Mukama waffe Yesu Kabaka atafa era abeera omulamu emirembe gyonna.

Kolanga Okwagala Kwa Katonda 1 Bassekabaka 1:1-53 [05/24/2026]
May 26, 2026 · 53m
Bwe tumanya ebyo Katonda by’agala tukole, tumusabe amagezi, amaanyi n’obusobozi okubituukiriza mu kiseera kyabyo ekituufu.

Ennyanjula ya 1&2 Bassekabaka [05/17/2026]
May 19, 2026 · 43m
Ennyanjula y'ebyafaayo bya bassekabaka ba Isiraeri ne Yuda.
Weewale Abalimbalimba [2 Yokaana 1:7-13]
May 15, 2026 · 53m
Omutume Yokaana alabula abakkiriza ku basomesa abalimbalimba ababunye ensi abasomesa ebyawukana n’enjigiriza entuufu ku kujja kwa Mukama waffe Yesu Kristo mu mubiri.
3 Yokaana 1-8 Tambulira Mu Mazima [26/04/26]
Apr 28, 2026 · 47m
Amazima ge tujulira ye Mukama waffe Yesu Kristo gwe twayitibwa okufaanana mu bulamu bwaffe era buli ky’amazima kyonna ekitusomesebwa tukikola kubanga Omwoyo w’Amazima atuula mu ffe olw’okukkiriza...
Easter Sunday Service | Luganda | Calvary Chapel Kampala
Apr 11, 2026 · 41m
Okuzuukira kwa Kristo kwekukakasa ebyawandikibwa
Is this your podcast?
Claim CCK Luganda for free to edit this page and see how your sermons are doing in the Getsermons app. If you ever change podcast hosts, your followers and history here move with you.
Take these sermons with you.
Follow CCK Luganda in the Getsermons app to get every new sermon, build playlists, and pick up right where you left off.